Location via proxy:
[ UP ]
[Report a bug]
[Manage cookies]
No cookies
No scripts
No ads
No referrer
Show this form
Jump to content
Main menu
Main menu
move to sidebar
hide
Endagiriro
Olupapula Olusooka
Embuga
Ebibindabinda
Ebyakakyuusibwa
Nondera olupapula muwawa
Nyamba
Noonya
Noonya
Appearance
Tonera Wikipediya
Create account
Log in
Ebikola ku akawunti n'enfo yo
Tonera Wikipediya
Create account
Log in
Pages for logged out editors
learn more
Contributions
Yogera-nange ow'endagiriro ya IP eno
Okyusa
Kieran Tierney
(kitundu)
Add languages
Lupapula
Emboozi
Luganda
Soma
Kyusa
Edit source
Ennanda ya fayiro eno
Ebikozesebwa
Tools
move to sidebar
hide
Actions
Soma
Kyusa
Edit source
Ennanda ya fayiro eno
General
Empapula ezikuggusa ku luno
Ebikyusiddwa ebyekuusa ku lupapula luno
Teekayo fayiro
Empapula enjawule
Page information
Get shortened URL
Download QR code
In other projects
Wikidata item
Appearance
move to sidebar
hide
Kulabula:
Owandiiika toyingidde mu sisitemu. Tujjakuwandiika endagiriro eya kompyuta kwosinzidde mu lukalala lw'enkuykakyuka ez'omu lupapula luno.
Anti-spam check. Do
not
fill this in!
== By'akoze ku ttiimu y'eggwanga == Tierney yazannyira Scotland okuviira ddala ku mutendera gw'abali wansi w'emyaka 18 ne 19.<ref>https://www.skysports.com/football/news/11670/12341803/kieran-tierney-feels-amazing-after-signing-long-term-arsenal-contract-extension</ref> Yali asazeewo okuzannyira ttiimu ye ey'ekyalo eya [[:en:Ellan_Vannin_football_team|Ellan Vannin]] ekiikira akazinga ka Isle of Man nga when the [[:en:ConIFA|ConIFA]] empaka z'ensi yonna zisambibwa. Tierney yayitibwa ku ttiimu ya [[:en:Scotland_national_football_team|Scotland]] enkulu nga 10 Ogwokusatu 2016 bwe baali bazannya omupiira gw'omukwano ne [[:en:Denmark_national_football_team|Denmark]].<ref>http://www.scottishfa.co.uk/football_player_profile.cfm?page=1848&playerID=141507&squadID=9</ref> Tierney yazannya ekitundu ky'omuzannyo ekyasooka era Scotland yawangula 1โ0 ku [[:en:Hampden_Park|Hampden Park]]; yasikizibwa [[:en:Charlie_Mulgrew|Charlie Mulgrew]] munne gw'azannya naye mu Celtic kitundu eky'okubiri.<ref>https://www.bbc.co.uk/sport/football/35770855</ref> Olw'okuba yali akwata mangu ebimubuuliddwa okusinziira ku muzibizi munne [[:en:Andrew_Robertson|Andrew Robertson]],<ref>https://www.bbc.co.uk/sport/football/35770855</ref> Tierney baamuteeka mu nnamba bbiri mu mipiira gya Scotland bwe baali bazannya [[:en:Slovenia_national_football_team|Slovenia]],<ref>https://www.bbc.co.uk/sport/football/45459420</ref> [[:en:Lithuania_national_football_team|Lithuania]] ne [[:en:Slovakia_national_football_team|Slovakia]], ku ludda lwa kkono mu kisenge ky'abazibizi basatu mu mupiira awaka nga bazannya [[:en:England_national_football_team|England]] mu [[:en:2018_FIFA_World_Cup_qualification_โ_UEFA_Group_F|kusunsuala abaneetaba mu kikopo ky'ensi yonna]] mu 2017.<ref>https://www.bbc.co.uk/sport/football/39302192</ref> Tierney yalondebwa nga Kapiteeni mu mupiira gw'omukano Scotland bwe yali ezannya ne [[:en:Netherlands_national_football_team|Budaaki]] mu gwekkumi n'ogumu mu 2017,yazannya ng'omuzibizi akuba wakati era baakubwa 1โ0.<ref>https://www.theguardian.com/football/blog/2017/jun/11/scotland-england-five-talking-points-tierney-strachan-sterling-oxlade-chamberlain</ref> Mu gwekkumi 2018, Tierney [[:en:Own_goal|yeeteeba ggoolo]] esalawo bwe baali bakubwa 2โ1 ku [[:en:Israel_national_football_team|Israel]] mu [[:en:UEFA_Nations_League|kikopo ky'amawanga ga Bulaaya]].<ref>https://www.bbc.co.uk/sport/football/41840573</ref> Bwe yali ayogera oluvannyuma lw'omupiira, Robertson yagamba nti ye neTierney baazanyisibwa mu bifo we batasamba mu nsamba ya 3โ5โ2 eyaleetebwa [[:en:Alex_McLeish|Alex McLeish]] okusobola okusambisa abazannyi bano .<ref>https://www.bbc.co.uk/sport/football/41840573</ref> Mu gwekkumin'ogumu 2019, Tierney yaggyibwa mu ttiimu ya Scotland eyali egenda okuttunka ne Cyprus ne Kazakhstan mu mpaka za Bulaaya eza [[:en:UEFA_Euro_2020|UEFA Euro 2020]] olw'okufuna obuvune mu ssaabiro.<ref>https://www.bbc.co.uk/sport/football/45832123</ref> Mu gwekkumi 2020, yawalirizibwa okuva mu ttiimu eyali egenda okuzannya empaka za Bulaaya eza Euro 2020 ku luzannya oluddirira olwakamalirizo nga bazannya Israel bwe yafuna okukonagana ne [[:en:Stuart_Armstrong|Stuart Armstrong]], eyali afunye obulwadda bwa COVID-19.<ref>https://www.bbc.co.uk/sport/scotland/50389854</ref> Oluvanyuma kya kakasibwa Armstrong, Tierney ne [[:en:Ryan_Christie|Ryan Christie]] nti baali bazannya bonna obuzannyo bwa ttivvi nga bali mu kisenge kimu.<ref>https://www.bbc.co.uk/sport/football/54453593</ref> Tierney yakola emikisa esatu egivaamu ggoolo nga bakuba [[:en:Faroe_Islands_national_football_team|Faroe Islands]] 4–0 nga 31 ogwokusatu 2021, newankubadde yazannya mu ksenge wakati.<ref>https://www.bbc.co.uk/sport/football/54453593</ref> Era yazannyira Scotland emipiira ebiri egyaali jikereyemu egya [[:en:UEFA_Euro_2020|UEFA Euro 2020]] ezaakamalirizo mu gwomukaaga nga 2021, bwe yasubwa omupiira ogwaggulawo nga bazannya [[:en:Czech_Republic_national_football_team|Czech Republic]] olw'obuvune. Tierney yateeba ye eyasooka ku Scotland nga 24, ogwokusatu 2022 bwe baali bazannya omupiira gw'omukwano [[:en:Poland_national_football_team|Poland]] ku kisaawe kya Hampden.<ref>https://www.bbc.co.uk/sport/football/56598023</ref> Amangu ddala yafuna obuvune ng'atendekebwa obwamuleetera okusubwa ekitundutundu kya sizoni ekyaddako ekya 2021–22. Kino kyamuviirako okusubwa ez'okusunsulamu abanaazannya [https://web.archive.org/web/20231112022332/https://depomurah88.com/ mu] mpaka z'ensi yonna nga battunka ne [[:en:Ukraine_national_football_team|Ukraine]] mu gwomukaaga era Scotland yakubwa 3–1.
Wandika wano ebinyonyola enkyukakyuka z'okoze:
By saving changes, you agree to the
Terms of Use
, and you irrevocably agree to release your contribution under the
CC BY-SA 4.0 License
and the
GFDL
. You agree that a hyperlink or URL is sufficient attribution under the Creative Commons license.
Biveeko
Nyamba
(bijjira mu kadirisa kapya)