Ian Wright
Ian Edward Wright MBE (yazaalibwa nga 3 ogwekkumi noogumu mu mwaka gwa (1963) akola ku telefayina era awereza ku mpewo za leediyo era omukugu eyawummula eby'okusamba omupiira. Akola ng'omuwabuzi w'ebyemizannyo owa BBC Sport wamu ne ITV Sport.
Wright yazannyira bulungi kirabu ze London okwali Crystal Palace ne Arsenal ng'omuteebi, yamala emyaka mukaaga ng'azannyira Crystal palace n'emyaka musanvu ng'azannyira Arsenal. Ng'ali Arsenal yawanika ekifo kyaayo mu Premier League, mu mipiira gyombi okuli egye waka n'e gy'ekikopo kya bulaaya( European Cup Winners Cup. yali amanyikiddwa ng'omuzannyi omudduzi owentomo, ng'amaliriza mangu, ate nga mulumbi oweekitalo,yasamba liigi 581, n'ateeba goolo 287 za kirabo musanvu mu Scotland ne England, mu kiseera kye kimu yazannya emipiira gy'eggwanga lya Bngereza33, n'ateebera e ggwanga goolo mwenda.[1]
Wright era yazannya Premier League wa West Ham United, the Scottish Premier League wa Celtic ne Football League wa Burnley ne Nottingham Forest. mu mwaka gwa 2021[mu kiseera kino], ye muteebi owookubiri adirira asooka asingayo mu biseera ebisinga n'owaCrystal Palaceowookusatu.
nga awumudde eby;okusamba omupiira, abadde yeetaba nnyo mu mikutu gy'empuliziganya era mu kisaawe ky'ebyemizannyo ku ppulogulamu za terefayina ne leediyo. abamu ku batani beBradley ne Shaun, bombi bali bakugu mu kuzannya emipiira, nga tebannawummula.
Obuto bwe
[kyusa | edit source]Wright mwana adda ku baana babiri abazalibwa abajamayika. teyakula nakitaawe, era yakula ne maamawe , Nesta, ne taata atamuzaala eya mukyojjanya ennyo
Wright yayingira mu kuzannya omupiira ogwekikugu ng'akuliridde mu myaka. newankubadde nga yali yagezesebwako mu Southend United ne Brighton & Hove Albion mu bukubuuka bwe,yali tasobola kufuna mulimu gwa kikugu mu byemizannyo. n'asalawoazannye olw'omukwano wamu ne tiimu ezitali za liigi , yalekebwa ng'akyalafuubana okutuuka ku kiruubirirwa kye okusamba omupiira ogw'ekikugu.[1]
oluvannyuma lw'okukenga obwavu mukyalawe bwe yali ayitamu ate ng;asuubira okufuna omwana, Wright yamala wiiki bbiri mu Chelmsford Prison ng'avunaanibwa olw'obutasasula musolo oba yinsuwa ng'avuga.ajjukira nti nga bamaze okumugalira emabega w'emitayimbwa, yatulika n'akaaba n'akuba n'alayira eri Mukama Katonda okukola buli kimu mu buyinza bwe okutuuka ku ddala ly'omusambi w;omupiira.
Wright yayogera ku musomesa we Sydney Pigden nga "omusajja owamaanyi asookera ddala gwe yalina mu bulamu bweas "the first positive male figure that I had in my life".
Ebitwata ku mulimu gwe ogw'okusamba omupiira
[kyusa | edit source]Crystal Palace
[kyusa | edit source]okuva nga akyali mu liigi okutuuka ku myaka 21, Wright yazannyiraBermondsey-egyabatannakuguka Sunday league club Ten-em-Bee (kirabu batabani be Brett ne Shaunnabo gye bazannyirako). mu mwaka gwa 1985 Wright ya weebwa omulimo ku tiimu eya wakati eyabanaatera okufuuka ey'abakugu eya Greenwich Borough era n'asasulwa pawundi £30 buli wiiki . ng'asambye emipiira mukaaga ku musanvu ya londeka omulondoozi wa Crystal Palace nga amaze okuva mu Dulwich Hamlet manegya mwami Billy Smith ya yitibwa okwetaba mu kugezesebwa mu tiimu ya Selhurst Park. oluvannyuma olw'okusanyusa manegya Steve Coppell, ya kkitriza okukolera tiimu eno era n'akola endagaano ne Crystal Palace mu mwezi gw'omunaana, mu mwaka gwa1985,nga ebulayo emyezi esatu aweze emyaka 22,ssente ze baateesaako okusasusulwa zali zakumuyambako okumukulaakulanya wamu n'okumubeezaawo.
yayanguwa mangu okukasasibwa n'okukola erinnya mu sizoni ye eyasooka bwe yateeba goolo mwenda ng'omupiira gunaatera okutuuka kunkomekerero era n'afuuka omuteebi wa palace asingira ddala. Mark Bright bwe yatuuka mu mwaka ogwa ddako yatuuka ku buwanguzi bw'okuteeba goolo obwaviira kirabu okudda ku mu mwaka gwa 1989. Wright yali akola nnyo mu sizoni bwe yateeba 24 mu kitundu eky'okubiri omugatte ne ziba goolo 33 mu mpaka.
Wright bamuwa omulimu mu England B mu mwezi ogwokumi ne biri mu mwaka gwa1989 naye oluvannyuma lw'okumeka eggumba emirundi ebiri kyakendeeza ku nmaanyi gali alina mu kibinja ekyasooka. nga amaze okusuuka obuvune yeeyoleka munger ya katamba ng;omuzannyi asinga abadde ku katebe mu mwaka gwa 1990 mu kikopo kya FA Cup ekyakamalirizo nga bazannya n Manchester United. yakuba yikolayiza eya Palacemu dakiika ntono nga yakajja mu kisaawe eviirako okusindikiriza obudde obulala , bassa mu budde obulalaera n;addamu n;abaleetera okubwongera obudde obulala .[2] ekyavamu omupiira guno gwa gwa malirir 3–3, naye Palace mu budde bwe baabongeramu era baabteyasobola kuwangula era baabakuba gool 1–0.[2]o
Mu sizoni eyaddako yaweebwa ebitiibwa ebijjudde eby'ensi yonna, era n'aweza goolo kikumi eza Crystal Palace, nga kirabu emazeeko liigi zaayo okuva mu kifo ekyookusatu . He also scored twice as Palace beat Everton to win the Full Members Cup at Wembley.[1] Wright became renowned for his deadly striking ability, as shown when he scored a hat-trick in just eighteen minutes in Palace's penultimate game of the 1990–91 season away to Wimbledon.[3]
Wright yateeba goolo 117 in 253 starts and 24 substitute appearances over six seasons for The Eagles in all competitions, making him the club's record post-war goalscorer and third on the all-time list. In 2005, he was voted into their Centenary XI and was named as their "Player of The Century".
Wright yeeyongedde okubeera omukubi w'ebikonde asinga mu kisaawe okumala emyezi mukaaga egy'omuddiriŋŋanwa. Yakola kinene nnyo mu kuwangula ttiimu mu myaka gya 1990, n'awangula ekikopo kya FA Cup ne League Cup emirundi ebiri mu 1993; n'awangula ebikopo mu FA Cup Final ne mu kuddamu okuzannyira Sheffield Wednesday.[4] Wright era yayamba Arsenal okutuuka ku ntikko y'omupiira gwa European Cup Winners' Cup mu 1994, wadde nga yayimirizibwa mu mpaka z'omupiiro Arsenal mwe yawangula Parma.[1]
Ebikwata ku bulamu bwe
[kyusa | edit source]Ebirabo
[kyusa | edit source]Amangu ddala ng'amaze okuwummula mu mwaka gwa 2000,, Wright bamuwa awaadi ya MBE ol'w'ebyo bye yakola mu kisaawe ky'ebyemizannyo . nga21 ogwookuna nu 2022, Wright ba muteeka ku baamugatta ku bibumbe bya Premier League ku kisenge ky'abantu abaatikirizi .
Ttiimu y'eggwanga | Omwaka | Apps | Ebiruubirirwa |
---|---|---|---|
Bungereza | 1991 | 4 | 0 |
1992 | 3 | 0 | |
1993 | 9 | 5 | |
1994 | 4 | 0 | |
1995 | 0 | 0 | |
1996 | 1 | 0 | |
1997 | 8 | 4 | |
1998 | 4 | 0 | |
Omuwendo gwonna | 33 | 9 |
- ↑ 1.0 1.1 1.2 1.3 Cite error: Invalid
<ref>
tag; no text was provided for refs namedTalkfootball
- ↑ 2.0 2.1 Cite error: Invalid
<ref>
tag; no text was provided for refs named1990FACup
- ↑ Cite error: Invalid
<ref>
tag; no text was provided for refs namedPalaceLegend
- ↑ Cite error: Invalid
<ref>
tag; no text was provided for refs namedFeature